Bakyaala babwe babalaze amapenzi kukamera omuli nokwenywegera buli omu nga awaana wuwe nti yasinga obubi era nti amufirako. Ababi bano buli omu ayatude abakyala abalala ababegwanyiza nebabalabula nti baja kubalaga omukwano gubawunze
Hide player controls
Hide resume playing